Home › Music › Seasons › Yahweh
SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS

Yahweh

Watch Yahweh by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.

Yahweh Lyrics

STANZA 1 Nzikiriza nkubuulire Ku byakoze munze wotoba (yaniiii hi, yani oba?) Tapapa kankubuulire takerewa budde bweebwo (yaniiii hi, yani oba?) Sikuweeze Byonna ebinannema nabireeta, kubigere byo Naye tongobeenga Yadde bangi bozaala tondekanga Nebwensobya ondaze ndi mwana CHORUS Yahweh eh Yahweh eh Obulungi bunnemye Leka nkusinze eno mpewere Yahweh eh Yahweh eh Ki ekikusanyusa nze nkifiireko Ki ekikundesa ondaze ndi mwana STANZA 2 Naba ki omukwano ogutagula nsimbi yadde Ogwansika kumpi naawe Nsaba nfune ng’ogwo nange Gwanzijja mu buswavu nze ataalina kalungi yadde Eyenyinyaza era atasaana Kati wantuuza nabalangira Kati ki ekinakulema Ku byokoze binji ddala Kiki ekinakuyinga Nsimye byonateesa Nkolazo nungi jendi Ensi nebwenayuga Nteredde CHORUS Yahweh eh Yahweh eh Obulungi bunnemye Leka nkusinze eno mpewere Yahweh eh Yahweh eh Ki ekikusanyusa nze nkifiireko Ki ekikundesa ondaze ndi mwana Ki ekikundesa ondaze ndi mwana (X2)

About Yahweh

Yahweh is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.