Home › Music › Jehovah › Webale
SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS

Webale

Watch Webale by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.

Webale Lyrics

WEBALE STANZA 1 Biteeso byo binsanyusa wadenga sibisanira tweyanze ayi Katonda webale ge, osanidde ffe nga abantu tetuyinza kyetuli si ku kola kwafe yensonga lwaki tukusinza kabaka wensi osanidde ondetedde, okusinza nokusuta, osanidde sirina wadde kyenyinza okukuwa kabaka wange osanidde (X2) webale, webale, kabaka wange, osanide webale, webale, kabaka wange, osanide STANZA 2 Wabula ekiba kibe leero tukwebaza gano simawulire kiri waffe webale tumaze okukakasa nti mu bangi naffe otwagala Mukama naffe tusiimye entasiima bagera (X2) ondetedde, okusinza nokusuta, osanidde sirina wadde kyenyinza okukuwa kabaka wange osanidde (X2) webale, webale, kabaka wange, osanide webale, webale, kabaka wange, osanide

About Webale

Webale is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.