SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS
Tonta
Watch Tonta by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.
Tonta Lyrics
TONTA
STANZA 1
Toontaa
Ssebo tonvaamu
Ndi muntu obuntu era olumu nyinza
Bonaaa abaneganye
Obeewo tondekerera kuwangulwa
Manyi nti oli katonda omwesigwa
Maliridde okugenda yonna ggwe gyontwala
K’obeere (e)ky’okuddamu
Ne mubwetaavu
Bw’abo tugende fenna
Ne mu nzikiza
Balumbe nga tuli fenna
Tubawangule
Anti olilwana nabo
Nze nempangula (X2)
STANZA 2
Kizibu nnyo okukulaba tolabika
naye okola nnyo
Ekising(a) okukiraga mukama okukola kwo kwangeri nnyo
onkase n’okukyatula
Yakuwa amakubo go gegasinga
Mazima ndigenda kujjulira
Ttaata ekitiibwa kyo kirabisibwe.
About Tonta
Tonta is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.