Home › Music › Abadde Yesu › Mungalozo
SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS

Mungalozo

Watch Mungalozo by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.

Mungalozo Lyrics

MUNGALO ZO STANZA 1 Ndikunnyumiza n(e) abaana bange, Mukama onjagadde Nze atalina nange bwendi Mukama anjagadde olwaleero nkuwanewaane N’abaandi mbagambe nti nsazeewo okkusiima Mukama onjagadde Kyeekyo, ow’omutima omuyonjo Yeesu, ggwewammanya sinnabaawo Aawo abannonya webansanga Wooli kubyonkoledde sivvaawo Era mungalozo, bwemba ngwa kangwe kubigere byo Ssebo ombikke wansi w’omusalaba nze omwonoonyi ntuule Omusaayigwo gunnongoose nze STANZA 2 Leeeero mukaaama kanjulire Ekisakyo gyendi Bangi bakulabe bategere nga bwoli ggwe Bwetwatula ebibi byaffe Osonyiwa oyimusa, erinnya lyo yesu lyerikutula ebyasiba

About Mungalozo

Mungalozo is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.