SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS
Jehova
Watch Jehova by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.
Jehova Lyrics
STANZA 1
ntuseeko mumayumba agebbeeyi
nga nobulamau bwabagondera na dda
byebegomba mubulamu babifuna
naye emirembe gibabula
gyenvudde mu banaku abebbaluwa
emirembe gyebalina tegitendwa
nenzuula nti Mukama talimba
gy(e)mirembe yagigaba
egibugadde (munsisira zabanaku)
egitasibwa (bwomusaba anagikuwa)
egiwumuzza ebirowoozo omutima
ye Katonda yagigaba
Jehovah, ani akukira (yelelele)
amazima teri akukira
Jehovah ssebo Jehovah
ogulumizibwe Mukama
Jehooovah, Jehoovah
amazima teri akukira
Jehovah ssebo Jehovah
ogulumizibwe Mukama
STANZA 2
mirembe enyanja eneteeka
kigambo ebibimbye nga bikka
ali omu omulangira oweddembe
era emirembe yagiba
egibugadde (munsisira zabanaku)
egitasibwa (bwomusaba anagikuwa)
egiwumuzza ebirowoozo omutima
ye Katonda yagigaba
Jehovah, ani akukira (yelelele)
amazima teri akukira
Jehovah ssebo Jehovah
ogulumizibwe Mukama
Jehooovah, Jehoovah
amazima teri akukira J
ehovah ssebo Jehovah
ogulumizibwe Mukama
egibugadde (munsisira zabanaku)
egitasibwa (bwomusaba anagikuwa)
egiwumuzza ebirowoozo omutima
ye Katonda yagigaba
About Jehova
Jehova is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.