SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS
Ensi Tekungulwa
Watch Ensi Tekungulwa by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.
Ensi Tekungulwa Lyrics
ENSI TEKUNGULWA
STANZA 1
Onyigirizibwa ha
embeera ngiraba obulwa nekyokulya
nkugambye osoberwa
Ejaali mikwano gyo nabo nebakugendako
ensi eno nkambwe, nkambwe
wali ojoga naababo
ng’ensimbi ekuyitaba ha
bikyukamu osaana okimanye
eno ensi tekungulwa (X2)
Kyokwatako kikole n’obwegengereza
bikyuka muganda wange ensi eno nkaambwe
ebyenkya tomanya biriberawo
Oh no
K’obere binojo nsaba okakkanye amampiti
malala galeke
osaana okimanye
nti eno ensi tekungulwa (X2)
STANZA 2
Nkulaba olowooza kufa
Waliwo essuubi njagala omanye mukama tatudde
Akugguliddewo emikisa wanditandise obulamu akwatiddeko
eno ssuula mpya
Ateno njagala omanye he
Bwezula n’obireka mukwano ebikuyinula
Eby’obugagga gyebiri eyo byategekerwa bonna abamwetaaga (X2)
About Ensi Tekungulwa
Ensi Tekungulwa is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.