Home › Music › Breaking Limits › Bogere
SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS

Bogere

Watch Bogere by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.

Bogere Lyrics

STANZA 1 Emmeeme baagiyuza Era tusigazizza mbale Emikwan(o) egyesigika bbula Abantu nga boogera By'omukuutira tawaya Olundi kwakeerer(a) abaffe kyoka nebwosirika babuwe tekimulobera kwogera Gavumenti esirise Ng'omuntu ajogebwa akaaba mumusirise tebanaba boogera (X2) Boogere bamimwa gyabwe kansirike sibatambaale tebinkutudde lwaki nekoya ne ba mambo mingi n'omubuuza amatama n'abutika akulidde ogw'okukwonoona ba mambo mingi temunkoya wabula (X2) STANZA 2 sigala ku mulamwa tebakusuuza kayanzi ko ebigambo byabwe gabe mafuta agakumamu mu ggaali yo ooo weyongere kupambana baliraba ng'obayiseeko kalebule gwebalimu takutengula n'osuula enamba yo Boogere bamimwa gyabwe kansirike sibatambaale tebinkutudde lwaki nekoya ne ba mambo mingi n'omubuuza amatama n'abutika akulidde ogw'okukwonoona ba mambo mingi temunkoya wabula (X2) **Newer releases**

About Bogere

Bogere is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.