SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS
Atalina Kibi
Watch Atalina Kibi by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.
Atalina Kibi Lyrics
ATALINA
KIBI
stanza 1
Atalina
nakibi yafuuka yeeekibi
yaswazibwa
asasule
yakubibwa……………
Amagwa
mungule ye baaseka bwebafumitta
Yakikola
okuzza esuubi eddamu
CHORUS
Weereta
Era
noguma basamba era bakuba babamba
kabaka
omulamba baakuba nfune suubi
bwebawulira
nti wali ozuukidde beewunya
Nzemuli
mbewuunya baawakana
naye nze
nkusiima watibwa nfune esuubi (X2)
STANZA 2
Toliiyo
mumagombe wayitamu tebategedde
tukusinza
gwe katonda ssebo olina amaanyi
bonna
aberijja okakkanya
abakutya
tumanyi kimu nti luliboolwo nokomawo
mukitiibwa
olage amaanyi kubanga (X2)
About Atalina Kibi
Atalina Kibi is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.