SPRING OF HOPE CHOIR BRICOSS
Abaami
Watch Abaami by Spring of Hope Choir BRICOSS, read the lyrics and use the official listening or download options available from the choir website.
Abaami Lyrics
ABAAMI
STANZA 1
namala ayatula byasuza ku mwooyo
oligamba yalwaawo
agenda naasirika okutegeera newesoma
omwami oyo gwolina
era gwoswaaza mu bantu
babuwe nosooza
ategeera kubikkako
era kalimala abulawo keebe week
emu bweti wataba
munyumba otyamu
tetugaanye omwenkano nkano mulungi kituufu
naye omwami ye mwami
bwokiyiga obaawo
naye abaami
ensi nebwetabasiima
temujjanga okwo
omukwano ogwo
olumu okaaba
ensi nga ekuyuuza
naye owalira
nolaga amaanyi (X2)
STANZA 2
abandirumbye ttaata abaawo
nkugambye ttaata mulwanyi
watali era obokiraba
tugalawo nobudde bukyaali
abamaanyi nolumba
mwesigwa ttaata ate akikola
ttaata musajja era omukozi
agabirira amukira ava wa (X2)
About Abaami
Abaami is a gospel song by Spring of Hope Choir BRICOSS, based at Bright Comprehensive Secondary School in Maddu, Gomba District, Uganda. Use this official choir page to watch the video, read lyrics, listen, and access authorised download options when available.